Friday, 28 December 2012

Kibaluma by Juliana Kayomozi


Kibaluma - Juliana Kanyomozi
Nakulanga ntya ebigambo
Ngasagala nyo lugambo
Nga enyombo sizi komboza
Nga nekyo Ne maama Njulira
Naye Abantu basobede
Juliana batabudde
Negwewali Omanyi edda
Okukyussa Tekitwala Budde
Chorus
Kasita Oyambukka (Kibaluma)
Buli Kalungi Kofunna (Kibaluma)
Batya nyo Okubalekka (ehh)
ye fittina eyo jolabba.
Wobba bubbi tebbakuba bubi
Ate bwofuna wolaba ababi
Nebwobatolina Nsobi
Tekibagana kukufula kabi
Abo abatunula tebaba balabi
Baba basinga Aduyi Kabisa
Nakola Musango Ki Gwe Tunula
Okujjako Okwekolerera
Chorus
 x2 Kabogere ye atte nabagambaki abafuwa endere
     Essanyu lyabwe kulaba nti we balifunira we
     ddeka essanyu
Nababukka nze
Tebakya nkabya
Nababukka nze
Tebakya nnyinza
Bannange Nnali Nkoze Eyali anyirira
Bannange Nakaba Nakaba Nekowa
Abantu abo Baveko Abantu abo Baveko
oh oh
Abantu Bakwe nNyo Kibaluma x6
Chorus to fade

No comments:

Post a Comment